Et 2:33 - Luganda Bible 200333 Mukama Katonda waffe n'amutuwa ne tumuwangula ne batabani be n'abantu be bonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Mukama Katonda waffe n'amutuwa mu mukono gwaffe ne tumutta, ye n'abaana be n'abantu be bonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 Mukama Katonda waffe n’agabula Sikoni n’eggye lye lyonna, ne batabani be, mu mukono gwaffe ne tubawangula. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 Mukama Katonda waffe n'amugabula mu maaso gaffe; ne tumutta ye n'abaana be n'abantu be bonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU33 Omukama Katonda waffe n'amutuwa, ne tumukuba ne batabani be n'eggye lye lyonna. See the chapterLuganda DC Bible 200333 Mukama Katonda waffe n'amutuwa ne tumuwangula ne batabani be n'abantu be bonna. See the chapter |