Online Bible

- Advertisements -




Et 2:31 - Luganda Bible 2003

31 “Awo Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Ntandise okubawa Sihoni n'ensi ye; kale mugiwangule, mugibeeremu.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Laba, ntandise okubawa Sikoni n'ensi ye; kale mugiwangule mugituulemu.’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 Awo Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Laba, ntandise okugabula Sikoni n’ensi ye mu mukono gwo. Kale tandika okuwangula ensi ye yonna, olyoke ogyefunire okubeera obusika bwo era obutaka bwo obw’enkalakkalira.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 Mukama n'aŋŋamba nti Laba, ntanudde okugabula Sikoni n'ensi ye mu maaso go: tanula okulya ensi ye olyoke ogisikire.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

31 Omukama n'agamba nti: ‘Laba, ntandise okukuwa Sikoni n'ensi ye. Tandika okugiwangula ogitwale.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 “Awo Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Ntandise okubawa Sihoni n'ensi ye; kale mugiwangule, mugibeeremu.’

See the chapter Copy




Et 2:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements