Online Bible

- Advertisements -




Et 2:22 - Luganda Bible 2003

22 Mukama era bw'atyo bwe yakolera bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Yazikiriza Abahoori, olwo bazzukulu ba Esawu ne basenga mu nsi eyo, ne badda mu kifo kya bali, n'okutuusa kati.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Mukama era bw'atyo bwe yakolera abaana ba Esawu ababeera ku Seyiri; bwe yazikiriza Abakooli, olwo abaana ba Esawu ne batuula mu nsi eyo, ne badda mu kifo kyabwe n'okutuusa leero).

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Ne kifaananako nga Mukama bwe yazikiriza Abakooli abaalinga mu Seyiri, ensi yaabwe n’agiwa bazzukulu ba Esawu okuba obutaka bwabwe obw’enkalakkalira n’okutuusa leero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 nga bwe yakola abaana ba Esawu, abaatuula ku Seyiri, bwe yazikiriza Abakooli mu maaso gaabwe; ne babasikira, ne batuula mu kifo kyabwe okutuusa leero:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Omukama yabakolera nga bwe yali akoledde bazzukulu ba Ezawu ababeera e Seyiri; yabagobera Abakori n'abazikiriza. Baabagobamu ne badda mu kifo kyabwe n'okutuusa ku lunaku lwa leero.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Mukama era bw'atyo bwe yakolera bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Yazikiriza Abahoori, olwo bazzukulu ba Esawu ne basenga mu nsi eyo, ne badda mu kifo kya bali, n'okutuusa kati.

See the chapter Copy




Et 2:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements