Et 2:21 - Luganda Bible 200321 Baali ggwanga kkulu ery'abantu abangi era abawagguufu ng'Abaanaki. Naye Mukama n'abazikiriza, Abammoni ne balyoka basenga mu nsi eyo ne badda mu kifo kya bali. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Baali ggwanga kkulu, ddene, era nga bawagguufu ng'Abanaki bwe baali, naye Mukama n'abazikiriza, Abammoni ne balyoka basenga mu nsi eyo, ne badda mu kifo kyabwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Baali basajja ba maanyi era nga bangi nnyo, nga bawanvu ng’Abanaki. Naye Mukama Katonda n’abawaayo eri Abamoni ne babazikiriza, ne batwala ensi yaabwe ne bagituulamu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 eggwanga ekkulu era eddene era eggwanvu nga Abanaki bwe bali; naye Mukama yabazikiriza mu maaso gaabwe; ne babasikira ne batuula mu kifo kyabwe: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 Baali bantu ba maanyi nga bangi; nga bawagguufu ng'Abaanaki. Abo Omukama yabazikiriza, n'awa Abammoni abaabagobamu ne basenga mu kifo kyabwe. See the chapterLuganda DC Bible 200321 Baali ggwanga kkulu ery'abantu abangi era abawagguufu ng'Abaanaki. Naye Mukama n'abazikiriza, Abammoni ne balyoka basenga mu nsi eyo ne badda mu kifo kya bali. See the chapter |