Et 2:10 - Luganda Bible 200310 (Mu biseera ebyo eby'edda, mu Ari mwabeerangamu Abeemi, abaali eggwanga ekkulu era eddene, era nga bawagguufu ng'Abaanaki. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 ( Edda Abemi be baatuulanga omwo, nga ggwanga kkulu, ddene era nga bawagguufu nga Abanaki bwe baali; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Abemi be baabeeranga mu kitundu ekyo, nga basajja banene, nga ba maanyi, nga bangi nnyo, era nga bawanvu okwenkana nga Abanaki. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 (Abemi baatuulanga omwo olubereberye, eggwanga ekkulu, era eddene era eggwanvu nga Abanaki bwe bali; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 [Abeemi be baasooka okubeera eyo. Baali bantu ba maanyi nga bangi, nga bawagguufu ng'Abaanaki. See the chapterLuganda DC Bible 200310 (Mu biseera ebyo eby'edda, mu Ari mwabeerangamu Abeemi, abaali eggwanga ekkulu era eddene, era nga bawagguufu ng'Abaanaki. See the chapter |