Et 19:9 - Luganda Bible 20039 ne mukuumanga ebiragiro bino byonna bye mbawa olwaleero, nti mwagalenga Mukama Katonda wammwe era bulijjo mukolenga by'ayagala, olwo ku bibuga bino ebisatu, mulyongerako ebibuga ebirala bisatu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 bwemuneekuumanga ebiragiro bino byonna okubikola, bye mbalagira leero, okwagalanga Mukama Katonda wammwe, n'okutambuliranga mu makubo ge bulijjo; olwo ku bibuga bino ebisatu, mulyongerako ebibuga ebirala bisatu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 kasita onookwatanga amateeka gonna ge nkulagira leero, kwe kwagalanga Mukama Katonda wo, n’okutambuliranga mu makubo ge, kale ku bibuga bino ebisatu onooyongerangako ebirala bisatu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 bw'oneekuumanga ekiragiro kino kyonna okukikola, kye nkulagira leero, okwagalanga Mukama Katonda wo, n'okutambuliranga mu makubo ge bulijjo; n'olyoka weeyongerera ebibuga bisatu ebirala ku bino ebisatu: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 nga naawe okuumye bulungi etteeka lino lyonna lye nkulagira olwa leero: okwagala Omukama Katonda wo, n'okutambulira mu makubo ge obudde bwonna, oyongerangayo ebibuga ebirala bisatu, n'oyongereza ku biri ebisatu. See the chapterLuganda DC Bible 20039 ne mukuumanga ebiragiro bino byonna bye mbawa olwaleero, nti mwagalenga Mukama Katonda wammwe era bulijjo mukolenga by'ayagala, olwo ku bibuga bino ebisatu, mulyongerako ebibuga ebirala bisatu. See the chapter |