Et 19:4 - Luganda Bible 20034 Omussi anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe, ye oyo anaabanga asse omuntu mu butali bugenderevu, era nga gw'asse tabadde mulabe we. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Oyo anattanga omuntu nga tagenderedde, so nga gw'asse tabadde mulabe we, annaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Etteeka lino likwata ku muntu anattanga munne nga tagenderedde kubanga anaabanga tamulinaako kiruyi kyonna, oyo eyasse anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo awonye obulamu bwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Era eno ye nsonga y'oyo atta omuntu anaddukiranga omwo n'aba nga mulamu: buli anattanga munne nga tamanyiridde, so nga tamukyawanga lubereberye; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 “Lino lye tteeka ku muntu asse munne bw'aba addukiddeyo okwewonya: Oli attanga munne mu butanwa nga tebwali bukyayi mu kusooka oba mu kugenderera, See the chapterLuganda DC Bible 20034 Omussi anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe, ye oyo anaabanga asse omuntu mu butali bugenderevu, era nga gw'asse tabadde mulabe we. See the chapter |