Et 19:12 - Luganda Bible 200312 abakulembeze b'ekibuga ky'ewaabwe banaatumanga abantu ne bamuggyayo, n'aweebwayo mu mikono gy'omuntu ateekwa okuwoolera eggwanga olw'oyo eyatemulwa, attibwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 kale abakadde b'ekibuga kye, banaamutumyanga ne bamuggyayo, ne bamuwaayo eri oyo awooleera eggwanga, n'attibwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 abakulembeze abakulu ab’omu kibuga ky’omutemu, banaamutumyangayo ne bamuggyayo, ne bamukwasa anaabanga agenda okuwoolera eggwanga ery’omusaayi gw’omufu, omutemu n’alyoka attibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 kale abakadde b'ekibuga kye, banaatumanga ne bamuggyayo, ne bamuwaayo mu mukono gw'oyo awalana eggwanga ly'omusaayi, afe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 abakadde b'omu kibuga kye batumyanga ne bamukomyawo okuva mu kibuga, ne bamukwasa awoolera eggwanga olw'omusaayi afe. See the chapterLuganda DC Bible 200312 abakulembeze b'ekibuga ky'ewaabwe banaatumanga abantu ne bamuggyayo, n'aweebwayo mu mikono gy'omuntu ateekwa okuwoolera eggwanga olw'oyo eyatemulwa, attibwe. See the chapter |