Online Bible

- Advertisements -




Et 19:11 - Luganda Bible 2003

11 “Naye omuntu bw'anaakyawanga munne, n'amuteega, n'amufubutukira, n'amukuba n'amutta, n'addukira mu kimu ku bibuga ebyo,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Naye omuntu yenna bw'akyawanga munne, n'amuteega, n'amufumita, n'amutta; n'addukira mu kimu ku bibuga ebyo;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Naye omuntu bw’anaabanga n’ekiruyi ku munne, n’amwekwekerera n’amutta, n’alyoka addukira mu kimu ku bibuga ebyo,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Naye omuntu yenna bw'akyawanga munne, n'amuteega, n'amugolokokerako, n'amufumita okumutta n'okufa n'afa; n'addukira mu kimu ku bibuga ebyo:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 “Naye ng'omuntu akyaye munne, amala amwekwekerera, n'amukuba n'afa, oluvannyuma n'addukira mu kimu ku bibuga ebyo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 “Naye omuntu bw'anaakyawanga munne, n'amuteega, n'amufubutukira, n'amukuba n'amutta, n'addukira mu kimu ku bibuga ebyo,

See the chapter Copy




Et 19:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements