Et 19:1 - Luganda Bible 20031 “Mukama Katonda wammwe bw'alimala okuzikiriza ab'amawanga amalala, kaakati abali mu nsi mmwe gy'abawa, ne mudda mu kifo kyabwe, ne mubeera mu bibuga byabwe, ne mu mayumba gaabwe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Mukama Katonda wammwe bw'alizikiriza amawanga agali mu nsi gy'abawa okuba obutaka, ne mutuula mu bibuga byabwe ne mu nnyumba zaabwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Mukama Katonda wo bw’alimala okuzikiriza amawanga kaakano agali mu nsi gy’akuwa, n’ogyefunira, ne weetwalira ebibuga byabwe, n’amaka gaabwe n’obeera omwo, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Mukama Katonda wo bw'alizikiriza amawanga, Mukama Katonda wo ensi yaago gy'akuwa, n'obasikira, n'otuula mu bibuga byabwe ne mu nnyumba zaabwe; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Omukama Katonda wo bw'alimala okuzikiriza amawanga agali mu nsi gy'agenda okukuwa ebeere eyiyo, nga naawe omaze okubagobawo n'obeera mu bibuga byabwe ne mu mayumba gaabwe, See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Mukama Katonda wammwe bw'alimala okuzikiriza ab'amawanga amalala, kaakati abali mu nsi mmwe gy'abawa, ne mudda mu kifo kyabwe, ne mubeera mu bibuga byabwe, ne mu mayumba gaabwe, See the chapter |