Online Bible

- Advertisements -




Et 18:7 - Luganda Bible 2003

7 anaaweerezanga Mukama Katonda we nga baganda be Abaleevi abalala bonna abayimirira mu maaso ga Mukama, bwe bakola.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 naaweerezanga erinnya lya Mukama Katonda wammwe nga baganda be bonna Abaleevi abaweerereza eyo mu maaso ga Mukama bwe bakola.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 anaayinzanga okuweereza mu linnya lya Mukama Katonda we okufaanana nga Abaleevi banne abalala aba buli kiseera abanaabanga baweereza mu linnya lya Mukama Katonda mu kifo ekyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 anaaweerezanga n'erinnya lya Mukama Katonda we, nga baganda be bonna Abaleevi bwe bakola, abayimirira eyo mu maaso ga Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 akkirizibwa okuweereza mu linnya ly'Omukama Katonda we nga baganda be bonna Abaleevi abaweereza mu kifo ekyo mu maaso g'Omukama.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 anaaweerezanga Mukama Katonda we nga baganda be Abaleevi abalala bonna abayimirira mu maaso ga Mukama, bwe bakola.

See the chapter Copy




Et 18:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements