Online Bible

- Advertisements -




Et 18:6 - Luganda Bible 2003

6 “Buli Muleevi anaabanga ayagadde okuva mu kibuga kyonna mw'abeera mu Yisirayeli, n'ajja mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 “Omuleevi bw'anaavanga mu kimu ku bibuga byammwe mw'abeera n'agenda mu kifo ekirala Mukama ky'alyeroboza, era nga yeeyagalidde okugenda,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Omuleevi bw’anaavanga mu kimu ku bibuga byo ebiri mu Isirayiri gy’abadde atuula, n’ajja nga bw’anaabanga yeeteeserezza, n’ajja mu kifo Mukama Katonda ky’aneeronderanga,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Era Omuleevi bw'anaavanga mu luggi lwonna ku nzigi zo mu Isiraeri yenna, mw'atuula, n'ajja mu kifo Mukama ky'alyeroboza, emmeeme ye nga yeegombera ddala okujja;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Omuleevi bw'ayagalanga okuva eyo gy'ali mu bibuga byo, agende abeere mu kifo Omukama ky'aliba alonze, kino ng'akikoze mu mwoyo mulungi,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 “Buli Muleevi anaabanga ayagadde okuva mu kibuga kyonna mw'abeera mu Yisirayeli, n'ajja mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu,

See the chapter Copy




Et 18:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements