Online Bible

- Advertisements -




Et 18:5 - Luganda Bible 2003

5 kubanga mu bika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe yeerobozaamu ab'Ekika kya Leevi okumuweerezanga ennaku zonna mu Weema ey'Okumusisinkanirangamu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Kubanga mu bika byammwe byonna Mukama Katonda wammwe yerobozamu ekika kya Leevi okumuweerezanga ennaku zonna.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Kubanga Mukama Katonda wo yeeroboza Leevi n’ezzadde lye mu bika byo byonna okuweerezanga mu linnya lya Mukama emirembe n’emirembe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Kubanga Mukama Katonda wo yamweroboza mu bika byo byonna, okuyimiriranga okuweerezanga n'erinnya lya Mukama, ye ne batabani be emirembe gyonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Anti Omukama Katonda wo ye ne batabani be yabaawula mu bika byo byonna, okuyimirira baweerezenga mu linnya ly'Omukama emirembe gyonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 kubanga mu bika byammwe byonna, Mukama Katonda wammwe yeerobozaamu ab'Ekika kya Leevi okumuweerezanga ennaku zonna mu Weema ey'Okumusisinkanirangamu.

See the chapter Copy




Et 18:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements