Et 18:20 - Luganda Bible 200320 Naye omulanzi aneetulinkirizanga n'ayogera mu linnya lyange ebigambo bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya balubaale, omulanzi oyo anaafanga.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Naye nnabbi anaayogeranga ekigambo mu linnya lyange nga yeetulinkirizza bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, nnabbi oyo anaafanga.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Naye nnabbi anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, oba aneetulinkirizanga nti ayogera mu linnya lyange, songa si Nze mmulagidde okubyogera, nnabbi oyo wa kufa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Naye nabbi anaayogeranga ekigambo mu linnya lyange nga yeetulinkiridde, bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, nabbi oyo anaafanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Naye omulanzi alyetumiikiriza okwogera mu linnya lyange nze bye simutumye, oba alyogera mu linnya lya balubaale, attibwanga buttibwa. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Naye omulanzi aneetulinkirizanga n'ayogera mu linnya lyange ebigambo bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya balubaale, omulanzi oyo anaafanga.’ See the chapter |