Et 18:15 - Luganda Bible 200315 Mukama Katonda wammwe alibayimusiza omulanzi mu mmwe, ow'eggwanga lyammwe, ali nga nze. Oyo gwe muliwulira, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Mukama Katonda wammwe alibayimusiza nnabbi, ava mu baganda bammwe, afaanana nga nze; oyo gwe muliwulira; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Mukama Katonda wo agenda kukuyimusiza Nnabbi ali nga nze, ng’amuggya mu bantu bo. Nnabbi oyo mumuwulirizanga era mumugonderanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Mukama Katonda wo alikuyimusiza nabbi wakati wo, ku baganda bo, afaanana nga nze; oyo gwe muliwulira; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Omukama Katonda wo alibasibusiza mu mmwe omulanzi ali nga nze okuva mu baganda bammwe; oyo omuwuliranga. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Mukama Katonda wammwe alibayimusiza omulanzi mu mmwe, ow'eggwanga lyammwe, ali nga nze. Oyo gwe muliwulira, See the chapter |