Online Bible

- Advertisements -




Et 18:12 - Luganda Bible 2003

12 kubanga Mukama Katonda wammwe akyawa abakola ebintu ebyo ebyenyinyalwa era kyava agoba ab'amawanga ago mu nsi, mmwe nga mulaba.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Kubanga buli akola ebyo wa muzizo eri Mukama; era olw'emizizo egyo, Mukama Katonda wammwe kyava abagoba mu nsi gye mugendamu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Omuntu yenna anaakolanga ebintu ng’ebyo, anaabanga kivume era ekyomuzizo eri Mukama. Era olwokubanga ab’omu mawanga ago bakola ebyomuzizo ebyo, Mukama Katonda wo kyanaava abagoba mu nsi omwo ng’ogiyingira.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Kubanga buli akola ebyo wa muzizo eri Mukama: era olw'emizizo egyo Mukama Katonda wo kyava abagoba mu maaso go.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Anti ebyo byonna Omukama abyenyinyala; era lwa kubeera ebyo Omukama Katonda wo kyaliva abagoberawo amawanga ago.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 kubanga Mukama Katonda wammwe akyawa abakola ebintu ebyo ebyenyinyalwa era kyava agoba ab'amawanga ago mu nsi, mmwe nga mulaba.

See the chapter Copy




Et 18:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements