Online Bible

- Advertisements -




Et 17:6 - Luganda Bible 2003

6 Wabula anattibwanga nga waliwo abajulizi babiri oba basatu abamulumiriza. Bwe wanaabangawo omujulizi omu yekka amulumiriza, omuntu oyo tattibwenga. Beb 10:28

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Wabula olw'akamwa k'abajulirwa ababiri oba abasatu lw'anattibwanga; naye bw'anaabanga omujulirwa omu yekka tattibwenga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Omuntu anattibwanga nga wamaze kulabikawo obujulizi bw’abantu babiri oba basatu, naye omuntu tattibwenga ku bujulizi bw’omuntu omu yekka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Olw'akamwa k'abajulirwa ababiri oba bajulirwa basatu, agenda okufa bw'anattibwanga; olw'akamwa k'omujulirwa omu tattibwanga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Omuntu okuttibwanga wateekwa okubaawo obujulizi bwa bantu b'ekibuga kyo babiri oba basatu obumulumiriza; mpaawo attibwanga ng'alumiriziddwa omujulirwa omu yekka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Wabula anattibwanga nga waliwo abajulizi babiri oba basatu abamulumiriza. Bwe wanaabangawo omujulizi omu yekka amulumiriza, omuntu oyo tattibwenga. Beb 10:28

See the chapter Copy




Et 17:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements