Online Bible

- Advertisements -




Et 17:5 - Luganda Bible 2003

5 omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekintu ekyo ekibi, munaamufulumyanga ebweru w'ekibuga kyammwe ne mumukuba amayinja n'afa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Kale munaafulumyanga omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekibi ekyo ebweru w'ekibuga kyammwe ne mubakuba amayinja n'afa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 onoofulumyanga omusajja oyo, oba omukazi oyo, akoze ekibi ekyo, wabweru wa wankaaki w’ekibuga n’omukuba amayinja, n’afa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 n'olyoka ofulumyanga omusajja oyo oba mukazi oyo, abakoze ekigambo ekyo ekibi, awali enzigi zo, omusajja oba mukazi; kale onoobakubanga amayinja bafe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 omusajja oba omukazi eyakola ekibi ekyo omufulumyanga ebweru wa wankaaki n'omuttira eyo n'amayinja.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekintu ekyo ekibi, munaamufulumyanga ebweru w'ekibuga kyammwe ne mumukuba amayinja n'afa.

See the chapter Copy




Et 17:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements