Et 17:3 - Luganda Bible 20033 ng'agenze n'aweereza era n'asinza balubaale, oba enjuba, oba omwezi, oba ezimu ku mmunyeenye, ng'awakanya ekiragiro kya Mukama, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 n'aweereza ba katonda abalala n'abasinza, oba njuba, oba mwezi, oba mmunnyeenye bye ssaalagira; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 era ng’ajeemedde ekiragiro kyange n’asinza bakatonda abalala, ng’enjuba, oba omwezi, oba emmunyeenye ez’oku ggulu, bye siragiranga okubisinzanga, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 era ng'agenze n'aweereza bakatonda abalala n'abasinza, oba njuba, oba mwezi, oba ku ggye ery'omu ggulu, bye ssaalagira; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 n'asinza balubaale n'abavunnamira, oba n'avunnamira enjuba, omwezi oba eby'eggye ly'eggulu byonna nze bye ssaabalagira, See the chapterLuganda DC Bible 20033 ng'agenze n'aweereza era n'asinza balubaale, oba enjuba, oba omwezi, oba ezimu ku mmunyeenye, ng'awakanya ekiragiro kya Mukama, See the chapter |