Online Bible

- Advertisements -




Et 17:20 - Luganda Bible 2003

20 Omutima gwe gulemenga kwekulumbaliza ku Bayisirayeli banne, era alemenga kuwaba n'akatono okuva ku biragiro bino. Olwo aliwangaalira ku bwakabaka bwe, n'ab'ezzadde lye ne babuwangaalirako mu Yisirayeli.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 omutima gwe gulemenga okwegulumiriza ku ba Isiraeri banne, era alemenga okukyama okuva ku biragiro bino; olwo alyoke awangaale ennaku nnyingi ku bwakabaka bwe, ye n'abaana be, mu Isiraeri.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 nga teyeekulumbaza kusukkirira ku bannansi banne, era nga takyama kuva ku mateeka gano okulaga ku mukono ogwa ddyo oba ku gwa kkono. Bw’anaakolanga bw’atyo, ye, n’ezzadde lye banaafuganga mu bwakabaka bwe, mu Isirayiri, okumala ennaku nnyingi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 omutima gwe gulemenga okugulumizibwa ku baganda be, era alemenga okukyama okuva mu kiragiro okugenda ku mukono ogwa ddyo newakubadde ogwa kkono: alyoke awangaale ennaku nnyingi mu bwakabaka bwe, ye n'abaana be, wakati mu Isiraeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 aleme kwekuliza ku baganda be, n'awunjuka ng'adda ku ddyo oba ku kkono n'ava ku tteeka. Olwo ye n'abaana be lwe baliwangaala nga balamula obwakabaka bwe mu Yisirayeli.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Omutima gwe gulemenga kwekulumbaliza ku Bayisirayeli banne, era alemenga kuwaba n'akatono okuva ku biragiro bino. Olwo aliwangaalira ku bwakabaka bwe, n'ab'ezzadde lye ne babuwangaalirako mu Yisirayeli.

See the chapter Copy




Et 17:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements