Et 17:18 - Luganda Bible 200318 Kale bw'alituula ku ntebe ye ey'obwakabaka, alyewandiikira amateeka gano mu kitabo ng'agaggya mu ekyo ekiri ne bakabona Abaleevi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo olulituuka bw'alituula ku ntebe y'obwakabaka bwe, alyewandiikira etteeka lino mu kitabo, ng'aliggya mu ekyo ekiri mu maaso ga bakabona Abaleevi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Bw’anaamalanga okutebenkera ku ntebe ey’obwakabaka bwe, anaakoppololeranga amateeka gano mu kitabo ng’agaggyanga ku ga bakabona, Abaleevi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo olulituuka bw'alituula ku ntebe y'obwakabaka bwe, alyewandiikira etteeka lino mu kitabo, ng'aliggya mu ekyo ekiri mu maaso ga bakabona Abaleevi: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 Bw'amalanga okutuula ku nnamulondo y'obwakabaka bwe, yeewandiikiranga etteeka lino mu kitabo okuva ku bakabona Abaleevi. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Kale bw'alituula ku ntebe ye ey'obwakabaka, alyewandiikira amateeka gano mu kitabo ng'agaggya mu ekyo ekiri ne bakabona Abaleevi. See the chapter |