Online Bible

- Advertisements -




Et 17:14 - Luganda Bible 2003

14 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa nga mugyefuze ne mukkalira omwo, muliyinza okugamba nti: ‘Tweteerewo kabaka, ng'ab'amawanga gonna agatwetoolodde.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Bwe muliba nga mutuuse mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okutuulamu; ne musalawo okussaawo kabaka okubafuga ng'amawanga gonna agabeetoolodde bwe gali;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Bw’olimala okuyingira mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, n’ogirya, n’obeera omwo, oliyinza okugamba nti, “Leka neeteekerewo kabaka ananfuganga okufaanana ng’amawanga amalala gonna aganneebunguludde;”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Bw'oliba ng'otuuse mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa, n'ogirya, n'otuula omwo; n'oyogera nti Nassaawo kabaka okunfuga, era nga n'amawanga gonna aganneetoolodde;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 “Bw'oliyingira ensi Omukama Katonda wo gy'alikuwa, n'ogitwala, n'ogibeeramu, ekirowoozo kimala kikujjira nti: ‘Ka neeteerewo kabaka, ng'amawanga gonna aganneetoolodde bwe gamulina,’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa nga mugyefuze ne mukkalira omwo, muliyinza okugamba nti: ‘Tweteerewo kabaka, ng'ab'amawanga gonna agatwetoolodde.’

See the chapter Copy




Et 17:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements