Et 17:12 - Luganda Bible 200312 Omuntu anaakolanga emputtu n'atawulira kabona ali eyo mu luwalo lw'okuweereza mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, oba anaajeemeranga omulamuzi, anattibwanga, bwe mutyo ne muggyawo ekibi mu Yisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Omuntu yenna anaajeemeranga ensala ya Kabona aweereza mu Maaso ga Mukama, oba omulamuzi, omuntu oyo anaafanga. Bwe mutyo bwe munaggyangawo ekibi mu Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Omuntu yenna anaanyoomanga omulamuzi oba kabona eyateekebwawo okuweereza Mukama Katonda wo, omuntu oyo wa kufa. Bw’otyo bw’onoomalangamu ekibi mu Isirayiri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Era omuntu anaakolanga eby'ekyejo, nga tawulira kabona ayimirira eyo okuweerereza mu maaso ga Mukama Katonda wo, oba mulamuzi, omuntu oyo anaafanga: era onoggyangawo obubi obwo mu Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Bwe wabangawo eyeekuluntaza n'anyooma omulamuzi oba kabona aweereza Omukama Katonda wo mu budde obwo, omuntu oyo attibwanga buttibwa. Ekibi kino kirina okuggyibwawo mu Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 200312 Omuntu anaakolanga emputtu n'atawulira kabona ali eyo mu luwalo lw'okuweereza mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, oba anaajeemeranga omulamuzi, anattibwanga, bwe mutyo ne muggyawo ekibi mu Yisirayeli. See the chapter |