Et 17:11 - Luganda Bible 200311 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza ebyo byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Kinaakugwaniranga okukola ng’amateeka ge banaabanga bakunnyonnyodde bwe gagamba, n’ensala yaabwe nga bw’eneebanga gye banaakutegeezanga. Bye banaakutegeezanga tobivangako kulaga ku mukono ogwa ddyo oba ku gwa kkono. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 ng'etteeka bwe linaabanga lye banaakuyigirizanga, era ng'ensala bw'eneebanga gye banaakubuuliranga, onookolanga bw'otyo: tokyamanga okuva mu musango gwe banaakulaganga okugenda ku mukono ogwa ddyo, newakubadde ogwa kkono. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Bye babanga bakulagidde n'ensalawo yaabwe by'okolerangako; towunjukanga kudda ku ddyo oba ku kkono n'ova ku bye bakugambye. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Munakkirizanga ensala yaabwe, ne mutuukiriza byonna bye babalagidde awatali kukyusaamu wadde okuwunjawunja. See the chapter |