Et 17:10 - Luganda Bible 200310 Munaakolanga kye babagambye nga bali mu kifo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era munassangako omwoyo okutuukiriza byonna bye banaabanga babalagidde. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Nammwe munaasalanga omusango nga bwe banaabalaganga nga bayima mu kifo Mukama ky'alyeroboza. Muneegenderezanga okukolanga ebyo byonna bye banaabanga babalagidde. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Onookoleranga ku nsala yaabwe eyo gye banaakuwanga mu kifo ekyo Mukama ky’anaabanga yeerondedde. Weegenderezanga nnyo n’okola ebyo bye banaabanga bakulagidde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 naawe onookolanga ng'omusango bwe gunaabanga, gwe banaakulaganga nga bayima mu kifo Mukama ky'alyeroboza; era onookwatanga okukola nga byonna bwe binaabanga bye bakuyigiriza: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Okolanga nga bwe bakugambye nga bayima mu kifo ekyo Omukama kye yalonda. Wekkaanye, bye bakusabanga okukola obituukirizanga. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Munaakolanga kye babagambye nga bali mu kifo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era munassangako omwoyo okutuukiriza byonna bye banaabanga babalagidde. See the chapter |