Et 17:1 - Luganda Bible 20031 “Temuuwengayo kitambiro eri Mukama Katonda wammwe eky'ente oba endiga eriko akamogo, oba akantu konna akatali kalungi, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Temuwangayo ente newakubadde endiga eriko obulema oba akamogo konna okuba ssaddaaka eri Mukama Katonda wammwe kubanga ekyo kya muzizo gy'ali. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Toleetanga kiweebwayo eri Mukama Katonda wo eky’ente oba eky’endiga ng’eriko akamogo oba ekikyamu kyonna, kubanga ebiri ng’ebyo Katonda wo abikyayira ddala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Tosalanga okuba ssaddaaka eri Mukama Katonda wo ente newakubadde endiga eriko obulema oba ekitali kirungi kyonna: kubanga ekyo kya muzizo eri Mukama Katonda wo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Omukama Katonda wo tomutambiriranga ndiga oba nte eriko akamogo oba enkeka yonna, kubanga ekyo Omukama Katonda wo akyenyinyala. See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Temuuwengayo kitambiro eri Mukama Katonda wammwe eky'ente oba endiga eriko akamogo, oba akantu konna akatali kalungi, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. See the chapter |