Online Bible

- Advertisements -




Et 16:6 - Luganda Bible 2003

6 Naye munaakiweerangayo mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Eyo gye munaakiweerangayo akawungeezi, ng'enjuba egwa, mu kiseera nga kye mwaviiramu mu Misiri.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 naye munnazittiranga mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'alyeroboza akawungeezi, enjuba ng'egwa, nga bwe kyali nga muva e Misiri.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 wabula onookiweerangayo mu kifo Mukama ky’anaabanga yeerondedde eky’okubeerangamu Erinnya lye. Eyo gy’onooweerangayo Okuyitako akawungeezi ng’enjuba egwa, ng’ojjukiranga olunaku lwe wasitulirako ng’ova mu nsi y’e Misiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 naye mu kifo Mukama Katonda wo ky'alyeroboza okutuuza omwo erinnya lye, eyo gy'onottiranga Okuyitako akawungeezi, enjuba ng'egwa, mu biro bye waviiramu mu Misiri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 wabula mu kifo kyokka Omukama Katonda wo ky'aliba alonze ng'ekisulo ky'erinnya lye. Eyo gy'otambiriranga Pasika akawungeezi enjuba ng'egwa, ku lunaku lw'ojjuukirirako okuva kwo mu Misiri.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Naye munaakiweerangayo mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Eyo gye munaakiweerangayo akawungeezi, ng'enjuba egwa, mu kiseera nga kye mwaviiramu mu Misiri.

See the chapter Copy




Et 16:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements