Online Bible

- Advertisements -




Et 16:18 - Luganda Bible 2003

18 “Nga mugoberera ebika byammwe, munassangawo abalamuzi n'abakulembeze mu bibuga byammwe byonna Mukama Katonda wammwe by'abawa. Banaasaliranga abantu emisango mu bwenkanya.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 “Munnassangawo abalamuzi n'abaami mu bibuga Mukama Katonda wammwe by'abawa ng'ebika byammwe bwe biri, era banaasaliranga abantu emisango egy'ensonga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Onoolondanga abalamuzi n’abakulembeze mu bantu, mu bika byo byonna, mu bibuga byo byonna, Mukama Katonda wo by’akuwa, baweerezenga abantu nga babasalirawo ensonga zaabwe nga tebasaliriza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Abalamuzi n'abaami onossangawo mu nzigi zo zonna Mukama Katonda wo z'akuwa, ng'ebika byo bwe biri: era banaasaliranga abantu emisango egy'ensonga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 “Mu bibuga byo byonna Omukama Katonda wo by'aliba akuwadde, buli kika kyo okironderanga abalamuzi n'abaami; balamulanga abantu mu butuufu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 “Nga mugoberera ebika byammwe, munassangawo abalamuzi n'abakulembeze mu bibuga byammwe byonna Mukama Katonda wammwe by'abawa. Banaasaliranga abantu emisango mu bwenkanya.

See the chapter Copy




Et 16:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements