Et 16:10 - Luganda Bible 200310 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Wiiki Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Ssabbiiti Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Kale nno onookwatanga Embaga ya Wiiki ezo ng’oleetera Mukama Katonda wo ekiweebwayo ekya kyeyagalire ekinaavanga mu ngalo zo, ng’emikisa bwe ginaabeeranga Mukama Katonda wo gy’anaabanga akuwadde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Era oneekuumanga embaga eya ssabbiiti eri Mukama Katonda wo ng'omuwa omusolo ogw'ekyo ky'owaayo ku bubwo eky'omukono gwo, ky'onoowangayo nga Mukama Katonda wo bw'akuwa omukisa: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 n'okuza embaga ya Wiiki olw'Omukama Katonda wo, ng'oweereza ekitambiro ekyeyagalire ng'ogerera ku Mukama Katonda wo nga bw'aliba akuwadde omukisa. See the chapterLuganda DC Bible 200310 ne mulyoka mukola Embaga eyitibwa eya Wiiki Omusanvu, okussaamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa, nga mumuleetera ekiweebwayo kye mwesiimidde okusinziira ku mikisa Mukama Katonda wammwe gy'abawadde. See the chapter |