Et 15:4 - Luganda Bible 20034 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Olw'okubanga Mukama anaabawanga omukisa mu nsi gy'abawa okuba obutaka bwammwe, tewaabenga mwavu mu mmwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Naye tewaabeerengawo mwavu mu mmwe kubanga ng’otuuse mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugyefunira ng’obutaka bwo obw’enkalakkalira n’akuyiwangako emikisa gye emingi, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Naye tewaabenga baavu gy'oli; (kubanga Mukama taalemenga kukuwa mukisa mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa okuba obusika okugirya:) See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Mu mmwe temubangamu adooba, kubanga Omukama Katonda wo alikuwa omukisa mungi mu nsi gy'alikuwa ogitwale ng'obusika bwo, See the chapterLuganda DC Bible 20034 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe, See the chapter |