Et 15:3 - Luganda Bible 20033 Abagwira munaayinzanga okubabanja, naye buli kintu kyammwe ekiri mu baganda bammwe, munaakibalekeranga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 wabula munnaggwanga oyinza okumubanja; naye ekintu kyonna ky'obanja muganda wo on'okimusonyiwanga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Onooyinzanga okubanja munnaggwanga akusasule, naye ebbanja muganda wo ly’akulinako onoolimusonyiwanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Munnaggwanga oyinza okukimubanja: naye ekintu kyonna ku bibyo ekiri ne muganda wo omukono gwo gunaakisumululanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Omugwira ye okyayinzanga okumubanja, naye ebbanja ly'obanja munnansi munno olisonyiwanga. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Abagwira munaayinzanga okubabanja, naye buli kintu kyammwe ekiri mu baganda bammwe, munaakibalekeranga. See the chapter |