Online Bible

- Advertisements -




Et 15:21 - Luganda Bible 2003

21 Naye ezinaabeerangako akamogo, nga nnema oba nga zizibye amaaso, oba nga ziriko ekikyamu ekirala kyonna, temuuziwengayo eri Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 Naye bw'eneebangako obulema bwonna obutali bulungi, nga ziwenyera oba nzibe z'amaaso, oba obulema obulala bwonna, temuziwangayo eri Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Ekisolo bwe kinaabeerangako akamogo, gamba nga kirema, oba nga kizibe kya maaso, oba nga kiriko ekikyamu kyonna ekinene, tokireetanga ng’ekiweebwayo eri Mukama Katonda wo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 Era bwe kinaabangako obulema bwonna, bwe kinaawenyeranga oba bwe kinaabanga ekizibe ky'amaaso, obulema bwonna bwonna obutali bulungi, tokiwangayo eri Mukama Katonda wo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

21 Naye ekisolo bwe kibeerangako akamogo oba nga kirema, oba nga tekiraba, oba nga kiriko enkeka ey'amaanyi, tokitambiriranga Mukama Katonda wo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 Naye ezinaabeerangako akamogo, nga nnema oba nga zizibye amaaso, oba nga ziriko ekikyamu ekirala kyonna, temuuziwengayo eri Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy




Et 15:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements