Online Bible

- Advertisements -




Et 15:20 - Luganda Bible 2003

20 Buli mwaka mmwe n'ab'omu maka gammwe, munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo ekyo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Buli mwaka, mmwe n'ab'omu maka gammwe munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo Mukama ky'alyeroboza okumusinzizangamu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Ebibereberye ebyo onoobiryanga buli mwaka, buli mwaka, ggwe n’ab’omu nju yo bonna, nga mubiriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wo, mu kifo Mukama ky’anaabanga yeerondedde.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Onookiriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wo buli mwaka mu kifo Mukama ky'alyeroboza, ggwe n'ab'omu nnyumba yo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Buli mwaka, ggwe ng'oli n'ab'omu maka go, ogiriiranga mu maaso g'Omukama, mu kifo Omukama ky'aliba alonze.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Buli mwaka mmwe n'ab'omu maka gammwe, munaaziriiranga mu maaso ga Mukama Katonda wammwe, mu kifo ekyo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu.

See the chapter Copy




Et 15:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements