Online Bible

- Advertisements -




Et 15:17 - Luganda Bible 2003

17 Olwo onookwatanga olukato, n'omuwummula okutu kwe ng'ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomuyisanga bw'otyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 olwo n'olyoka oddira olukato n'omuwummula okutu kwe nga ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomukolanga bw'otyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 kale nno, onoomulazanga awali oluggi, n’oddira olukato n’olufumitanga mu kutu kwe okw’ebweru ne luyingira ne mu luggi; olwo anaabanga afuuse muweereza wo ennaku zonna ez’obulamu bwe bwonna. N’omuweereza wo omukazi naye onoomuyisanga bw’otyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 n'olyoka oddiranga olukato, n'oluyisa mu kutu kwe n'okwasa n'oluggi, naye anaabeeranga muddu wo ennaku zonna. Era n'omuzaana wo bw'onoomukolanga bw'otyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 oddiranga olukato, n'olumuyisa mu kutu kwe ne luyingira mu luggi; olwo nga wa kubeera muweereza wo ebbanga lyonna. N'omuzaana bw'omukolanga bw'otyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Olwo onookwatanga olukato, n'omuwummula okutu kwe ng'ali ku luggi, n'abeerera ddala muddu wo ennaku zonna. N'omuzaana wo bw'onoomuyisanga bw'otyo.

See the chapter Copy




Et 15:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements