Online Bible

- Advertisements -




Et 15:16 - Luganda Bible 2003

16 “Naye omuddu wo ayinza obutayagala kukuvaako, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mumativu okusigala naawe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Naye omuddu wo bw'anaayagalanga okusigala naawe, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mu mativu,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Naye omuddu bw’anaakugambanga nti, “Sijja kuva wano,” kubanga akwagala nnyo ggwe n’abali mu maka go, era nga bw’abeera naawe aba bulungi;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Awo olunaatuukanga bw'anaakugambanga nti Sijja kufuluma kukuleka; kubanga akwagala ggwe n'ab'omu nnyumba yo, kubanga alaba ebirungi ewuwo;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Bw'agamba nti: ‘Saagala kukuleka,’ kubanga ggwe n'amaka go abaagala, nga mumativu okubeera ewuwo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 “Naye omuddu wo ayinza obutayagala kukuvaako, kubanga akwagala ggwe n'ab'omu maka go, era nga mumativu okusigala naawe.

See the chapter Copy




Et 15:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements