Et 15:15 - Luganda Bible 200315 Mujjukire nga mwali baddu mu nsi y'e Misiri, Mukama Katonda wammwe n'abanunula, kyenva mbawa ekiragiro ekyo kaakano. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Era onojjukiranga nga wali muddu mu nsi y'e Misiri, Mukama Katonda wo n'akununula; kyenva nkulagira ekigambo ekyo leero. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Ojjukiranga nga wali muddu mu nsi y’e Misiri, Mukama Katonda wo n’akununulayo. Noolwekyo kyenva nkuwa ekiragiro kino leero. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Era onojjukiranga nga wali muddu mu nsi y'e Misiri, Mukama Katonda wo n'akununula: kyenva nkulagira ekigambo ekyo leero. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Ojjukiranga nti naawe wali muddu e Misiri, Omukama Katonda wo n'akununulayo; kyenva nkulagira bwe ntyo olwa leero. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Mujjukire nga mwali baddu mu nsi y'e Misiri, Mukama Katonda wammwe n'abanunula, kyenva mbawa ekiragiro ekyo kaakano. See the chapter |