Online Bible

- Advertisements -




Et 15:11 - Luganda Bible 2003

11 Abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna. Kyenva mbalagira mmwe nti temulemanga kuyamba baganda bammwe abali mu bwetaavu, era abaavu mu nsi yammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Kubanga abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna; kyenva nkulagira nti tolemanga kuyamba muganda wo ali mu bwetaavu.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Olwokubanga mu nsi temuubulengamu baavu abali mu kwetaaga, kyenva nkulagira nti muganda wo omwavu era ali mu kwetaaga omwanjululizanga engalo zo bulijjo mu nsi yo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Kubanga abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna: kyenva nkulagira nga njogera nti Tolemanga kwanjuluza ngalo zo eri muganda wo, eri ababo abeetaaga, era eri abaavu bo, mu nsi yo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Mu nsi abaavu bulijjo balibeeramu; kale nno kyenva nkulagira obeere mugabi eri muganda wo, eri omwavu, n'eri ali mu bwetaavu ali mu nsi yo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Abaavu tebaliggwaawo mu nsi ennaku zonna. Kyenva mbalagira mmwe nti temulemanga kuyamba baganda bammwe abali mu bwetaavu, era abaavu mu nsi yammwe.

See the chapter Copy




Et 15:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements