Online Bible

- Advertisements -




Et 15:10 - Luganda Bible 2003

10 Temulemanga kumuweesa kwagala, nga n'omutima gwammwe teguliimu kwennyamira. Olwo Mukama Katonda wammwe anaabawanga omukisa mu byonna bye munaakolanga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Tolemanga kumuwa, so omutima gwo tegunakuwalanga ng'omuwadde, bw'onookolanga bw'otyo, Mukama Katonda anaakuwanga omukisa mu mirimu gyonna gy'okola.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Muwenga n’okwagala n’obutajuliriranga, kubanga olw’omwoyo ng’ogwo, Mukama Katonda wo ajjanga kukuwanga omukisa mu mirimu gyo gyonna, ne mu buli kintu ky’onootuusangako engalo zo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Tolemanga kumuwa, so n'omutima gwo tegunakuwalanga bw'omuwa: kubanga olw'ekigambo ekyo Mukama Katonda wo kyanaavanga akuwa omukisa mu mulimu gwo gwonna ne mu byonna by'onossangako omukono gwo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Omuweesanga kisa, sso si n'omutima ogutaagaane; olw'okubeera ekyo Omukama Katonda wo alikuwa omukisa na byonna emikono gyo bye gikola.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Temulemanga kumuweesa kwagala, nga n'omutima gwammwe teguliimu kwennyamira. Olwo Mukama Katonda wammwe anaabawanga omukisa mu byonna bye munaakolanga.

See the chapter Copy




Et 15:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements