Online Bible

- Advertisements -




Et 14:8 - Luganda Bible 2003

8 Era temuulyenga mbizzi. Nayo munaagibaliranga mu nsolo ezitali nnongoofu, kubanga wadde erina ebinuulo ebyaseemu, naye tezza bwenkulumu. Temuulyenga ku nnyama ya nsolo ezo, wadde okuzikoonako nga zifudde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 n'embizzi, kubanga eyawulamu ekinuulo naye tezza bwekulumo, nayo si nnongoofu gye muli. Ennyama y'ensolo ezo temugiryangako, wadde okuzikwatako nga zifudde.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Embizzi nazo si nnongoofu, kubanga newaakubadde zirina ekinuulo ekyawulemu, naye tezizza bwenkulumu, noolwekyo zinaabanga za muzizo gye muli. Ennyama yaazo temugiryanga so temukwatanga wadde okukoma ku mirambo gyazo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 n'embizzi, kubanga eyawulamu ekinuulo naye tezza bwekulumo, eyo si nnongoofu gye muli: ku nnyama yaabyo temugiryangako, n'emirambo gyabyo temugikomangako.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Embizzi nayo si nnongoofu, kubanga eyawula ekiganja naye tezza bwenkulumu. Temulyanga nnyama yaabyo wadde okukwata ku kalannamye waabyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Era temuulyenga mbizzi. Nayo munaagibaliranga mu nsolo ezitali nnongoofu, kubanga wadde erina ebinuulo ebyaseemu, naye tezza bwenkulumu. Temuulyenga ku nnyama ya nsolo ezo, wadde okuzikoonako nga zifudde.

See the chapter Copy




Et 14:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements