Et 14:7 - Luganda Bible 20037 Naye mu ezo ezizza obwenkulumu oba ezirina ebinuulo ebyaseemu, zino ze mutaalyenga: eŋŋamiya, akamyu, n'omusu. Ezo munaazibaliranga mu zitali nnongoofu, kubanga wadde zizza obwenkulumu, naye tezirina binuulo byaseemu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Ku ezo ezizza obwenkulumo, oba ezirina ekinuulo ekyaseemu, zino ze mutalyanga: eŋŋamira, akamyu n'omusu, kubanga zizza obwenkulumu naye tezaawulamu kinuulo; si nnongoofu gye muli; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Naye nno ku ezo ezirina ebinuulo ebyawulamu oba nga zizza obwenkulumu, zino temuziryanga: eŋŋamira, akamyu, n’omusu. Kubanga newaakubadde nga zizza obwenkulumu, ekinuulo kyazo sikyawulemu, si nnongoofu za muzizo gye muli. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Naye zino ze mutalyangako ku ezo ezizza obwenkulumo, oba ku ezo ezirina ekinuulo ekyaseemu: eŋŋamira n'akamyu n'omusu, kubanga bizza obwenkulumo, naye tebyawulamu kinuulo, ebyo si birongoofu gye muli: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Naye zino temuziryanga okuva mw'ezo ezimenyerwa mu zizza obwenkulumu oba mu zaawula ekiganja, ez'ekinuulo ekiryebulemu: eŋŋamiya, akamyu n'omusu, kubanga zizza obwenkulumu naye tezaawula kiganja; ezo si nnongoofu gye muli. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Naye mu ezo ezizza obwenkulumu oba ezirina ebinuulo ebyaseemu, zino ze mutaalyenga: eŋŋamiya, akamyu, n'omusu. Ezo munaazibaliranga mu zitali nnongoofu, kubanga wadde zizza obwenkulumu, naye tezirina binuulo byaseemu. See the chapter |