Et 14:28 - Luganda Bible 200328 “Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu, munaaleetanga ekitundu kimu eky'ekkumi kyonna eky'ebirime bye mukungudde omwaka ogwo, ne mukitereka mu bibuga byammwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu munaakuŋŋaanyanga ebitundu byonna eby'ekkumi ne mubitereka mu bibuga byammwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Buli myaka esatu, ku buli nkomerero ya mwaka ogwokusatu, onooleetanga ebitundu eby’ekkumi byonna ebyo eby’ebibala byo byonna eby’omwaka ogwo, n’obiterekanga mu mawanika mu bibuga byo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Buli myaka esatu bwe giggwangako, onoofulumyanga ekitundu kyonna eky'ekkumi eky'ebibala byo mu mwaka ogwo, n'okiterekanga munda w'enzigi zo: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 “Mu mwaka ogwokusatu, ku byonna by'obanga obazizza mu mwaka ogwo, oggyangako ekyekkumi, n'okitereka mu bibuga byo, See the chapterLuganda DC Bible 200328 “Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu, munaaleetanga ekitundu kimu eky'ekkumi kyonna eky'ebirime bye mukungudde omwaka ogwo, ne mukitereka mu bibuga byammwe. See the chapter |