Online Bible

- Advertisements -

Et 14:25 - Luganda Bible 2003

25 munaakitundanga ne mufunamu ensimbi, ne mutwala ezo, mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 onookiwaanyisangamu effeeza, n'osiba effeeza mu mukono gwo, n'ogenda mu kifo Mukama Katonda wo ky'alyeroboza:

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 kale nno, onookiwaanyisangamu omuwendo gw’ensimbi. Onoogendanga n’ensimbi ezo ng’ozinywezezza mu mukono gwo mu kifo Mukama Katonda wo kye yeerondera.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 onookiwaanyisangamu effeeza, n'osiba effeeza mu mukono gwo, n'ogenda mu kifo Mukama Katonda wo ky'alyeroboza:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 byonna obitundanga n'oggyamu ssente; ssente ozisibangako mu ngalo zo n'ozitwala mu kifo Omukama Katonda wo ky'aliba alonze,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 munaakitundanga ne mufunamu ensimbi, ne mutwala ezo, mu kifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza.

See the chapter Copy

Et 14:25

Follow us:

Advertisements

Advertisements