Et 14:24 - Luganda Bible 200324 Naye olugendo bwe lunaabayitirirangako obuwanvu, ng'ekifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu kiri wala, ne mutasobola kutwalayo kitundu ekimu eky'ekkumi eky'ebyo Mukama Katonda wammwe ky'abawaddemu omukisa, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Era oba ng'olugendo lunaakuyiŋŋanga okuba olunene, n'okuyinza n'otoyinza kukitwalayo, kubanga ekifo kiyinze okukuba ewala, Mukama Katonda wo ky'alyeroboza okuteeka omwo erinnya lye, Mukama Katonda wo bw'alikuwa omukisa; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Naye Mukama ng’akuwadde omukisa, kyokka ng’ekifo ekyo kye yeerondera okubeerangamu Erinnya lye kiri wala n’ewuwo, noolwekyo nga toosobolenga kwetikka ekitundu eky’ekkumi okukituusangayo, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Era oba ng'olugendo lunaakuyinganga okuba olunene, n'okuyinza n'otoyinza kukitwalayo, kubanga ekifo kiyinze okukuba ewala, Mukama Katonda wo ky'alyeroboza okuteeka omwo erinnya lye, Mukama Katonda wo bw'alikuwa omukisa; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 Ekifo Omukama Katonda wo ky'aliba alonze okussaamu erinnya lye, bwe kiriba nga kikuli wala, ate nga ggwe Omukama akuwadde omukisa, naye nga tosobola kubitwalayo, See the chapterLuganda DC Bible 200324 Naye olugendo bwe lunaabayitirirangako obuwanvu, ng'ekifo Mukama Katonda wammwe ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu kiri wala, ne mutasobola kutwalayo kitundu ekimu eky'ekkumi eky'ebyo Mukama Katonda wammwe ky'abawaddemu omukisa, See the chapter |