Et 13:4 - Luganda Bible 20034 Mugobererenga Mukama Katonda wammwe, era gwe muba mussangamu ekitiibwa. Mumuwulirenga era mukuumenga ebiragiro bye. Mumusinzenga era mumunywererengako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Munaatambulanga okugoberera Mukama Katonda wammwe ne mwekuumanga ebiragiro bye ne muwuliranga eddoboozi lye, era munaamuweerezanga, ne mwegattanga naye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Mukama Katonda wammwe gwe munaagobereranga, era ye yekka gwe munaatyanga, era amateeka ge, ge munaakwatanga, era n’eddoboozi lye, lye munaawulirizanga era lye munaagonderanga, era ku ye kwe munaanywereranga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Munaatambulanga okugoberera Mukama Katonda wammwe ne mwekuumanga ebiragiro bye ne muwuliranga eddoboozi lye, era munaamuweerezanga, ne mwegattanga naye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 towulirizanga bigambo bya mulanzi oyo oba omuloosi, kubanga Omukama Katonda wammwe abeera abageza bugeza, alabe oba mumwagala n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Mugobererenga Mukama Katonda wammwe, era gwe muba mussangamu ekitiibwa. Mumuwulirenga era mukuumenga ebiragiro bye. Mumusinzenga era mumunywererengako. See the chapter |