Online Bible

- Advertisements -




Et 13:3 - Luganda Bible 2003

3 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 temukkirizanga nnabbi oyo, oba omuntu oyo aloota ebirooto; kubanga Mukama Katonda wammwe anaabagezesanga okulaba oba nga mu mwagala n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 towulirizanga bigambo bya nnabbi oyo, oba omuloosi w’ebirooto oyo. Kubanga Mukama Katonda wammwe anaabanga abagezesa bugezesa ategeere obanga munaabanga mumwagala n’omutima gwammwe gwonna n’emmeeme yammwe yonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 towuliranga bigambo bya nabbi oyo oba omuloosi w'ebirooto oyo: kubanga Mukama Katonda wammwe ng'abakema okumanya nga mwagala Mukama Katonda wammwe n'omutima gwammwe gwonna n'emmeeme yammwe yonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 akabonero oba ekyewuunyo ky'ayogedde ne kituukirira, n'akugamba nti: ‘Tugende tugoberere balubaale, tubaweereze,’ balubaale b'otomanyangako,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 temuwulirizanga mulanzi oyo oba muvvuunuzi wa birooto oyo, kubanga Mukama Katonda wammwe aliba abageza bugeza, alabe oba nga mumwagala n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna.

See the chapter Copy




Et 13:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements