Et 13:14 - Luganda Bible 200314 munekkaanyanga, ne munoonyereza, era ne mubuuliriza n'obwegendereza. Kale bwe kinaabanga ekituufu era ekikakafu nti eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu mmwe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 muneekennenyanga ebigambo ebyo, oba nga ddala bituufu; bwe kizuulibwanga nti bya muzizo era nga bikolebwa wakati mu mmwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 kale nno kikusaanira obuulirizenga nnyo ku kintu ekyo, okyekebejjenga, okyekkaanyizenga ddala. Bwe kinaakakasibwanga nga kya mazima, nga wakati mu mmwe waliwo abakoze ekintu ekibi bwe kityo, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 onookeberanga n'onoonya n'obuuliriza; era laba, oba nga kya mazima, ekigambo ne kitegeerekeka, ng'eky'omuzizo ekyenkana awo kikolerwa wakati mu ggwe; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 ‘Abantu empongabyoya basituse mu ggwe, ne basendasenda ab'omu kibuga kyabwe nga babagamba nti: “Tugende tuweereze balubaale,” ’ balubaale be mutamanyangako, See the chapterLuganda DC Bible 200314 munekkaanyanga, ne munoonyereza, era ne mubuuliriza n'obwegendereza. Kale bwe kinaabanga ekituufu era ekikakafu nti eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu mmwe, See the chapter |