Online Bible

- Advertisements -




Et 13:13 - Luganda Bible 2003

13 mulimu abantu ab'eggwanga lyammwe abataliimu nsa, abasenzesenze abatuuze b'omu kibuga kyabwe okusinza balubaale be mutasinzangako,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Waliwo abantu abataliiko kye bagasa abavudde wakati mu mmwe, era abasenzesenze abatuula mu bibuga byammwe, nga boogera nti, Tugende tuweereze bakatonda abalala, be mutamanyanga;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 nga mulimu abantu abali mu mmwe abasituse ne basikiriza abantu b’omu kibuga kyabwe ekyo nga babagamba nti, “Ka tugende tusinze bakatonda abalala,” bakatonda be mutamanyangako,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 nti Waliwo abantu abataliiko kye bagasa abavudde wakati mu ggwe, era abasenzesenze abatuula mu kibuga kyabwe, nga boogera nti Tugende tuweereze bakatonda abalala be mutamanyanga;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 “Bw'owuliranga mu kibuga ekimu, ku ebyo Omukama Katonda wo by'alikuwa okubeeramu, nga bagamba nti:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 mulimu abantu ab'eggwanga lyammwe abataliimu nsa, abasenzesenze abatuuze b'omu kibuga kyabwe okusinza balubaale be mutasinzangako,

See the chapter Copy




Et 13:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements