Online Bible

- Advertisements -




Et 12:30 - Luganda Bible 2003

30 Bwe balimala okuzikirizibwa nga mulaba, mwekuume mulemenga kukemebwa kugoberera mpisa zaabwe. Era mulemenga kwebuuza ebikwata ku balubaale baabwe, nga mugamba nti: ‘Ab'amawanga gano baasinzanga batya balubaale baabwe? Era naffe bwe tutyo bwe tunaasinzanga.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 amawanga ago bwe galimala okuzikirizibwa mu maaso gammwe, mwekuumenga mulemenga okugwa mu bikemo eby'okusinza ba katonda ab'amawanga ago, nga mwegomba okusinzanga bo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 era ng’amawanga ago gamaze okuzikirizibwa nga naawe olaba, weekuumanga n’otabuuliriza ku bya bakatonda baabwe ng’ogamba nti, “Ab’omu mawanga ago baasinzanga batya bakatonda baabwe, nange njagala nkole bwe ntyo?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 weekuumenga oleme okutegebwa okugagoberera, bwe galimala okuzikirira mu maaso go; era olemenga okubuuza ebya bakatonda baabwe ng'oyogera nti Amawanga gano gaweereza gatya bakatonda baabwe? era nange bwe nnaakolanga bwe ntyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

30 nga gamaze okuzikirizibwa mu maaso go, wekkaanye, tokemebwanga n'oyagala okumanya ku balubaale baabwe, ng'obuuzabuuza nti: ‘Gano amawanga gaaweerezanga gatya balubaale baago? Nange bwe nzija okukola.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

30 Bwe balimala okuzikirizibwa nga mulaba, mwekuume mulemenga kukemebwa kugoberera mpisa zaabwe. Era mulemenga kwebuuza ebikwata ku balubaale baabwe, nga mugamba nti: ‘Ab'amawanga gano baasinzanga batya balubaale baabwe? Era naffe bwe tutyo bwe tunaasinzanga.’

See the chapter Copy




Et 12:30

Follow us:

Advertisements


Advertisements