Online Bible

- Advertisements -




Et 12:27 - Luganda Bible 2003

27 Munaaweerangayo ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo ebyokebwa nga biramba, ennyama wamu n'omusaayi. Era munaawangayo n'ebitambiro, ng'omusaayi gwabyo guyiibwa ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe, yo ennyama ne mugirya.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Munaaweerangayo eyo ku kyoto kya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo eby'okebwa, ennyama n'omusaayi. Omusaayi gwa ssaddaaka zammwe gunaayibwanga ku kyoto, nammwe munaalyanga ennyama.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Onooleetanga ebiweebwayo byo ebyokebwa, ennyama n’omusaayi, ku Kyoto kya Mukama Katonda wo. Omusaayi gw’ebiweebwayo byo ebirala gunaafukibwanga ku Kyoto kya Mukama Katonda wo, naye ennyama onooyinzanga okugirya.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 era onooweerangayo ebyo by'owaayo ebyokebwa, ennyama n'omusaayi, ku kyoto kya Mukama Katonda wo: era omusaayi gwa ssaddaaka zo gunaafukibwanga ku kyoto kya Mukama Katonda wo, naawe onoolyanga ennyama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Ennyama, n'omusaayi eby'ekitambiro kyo ekyokye obiweererezanga ku mwaliro gw'Omukama Katonda wo; omusaayi gw'ebitone byo guyiibwanga ku mwaliiro, ennyama yo oyinza okugirya.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Munaaweerangayo ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe ebiweebwayo ebyokebwa nga biramba, ennyama wamu n'omusaayi. Era munaawangayo n'ebitambiro, ng'omusaayi gwabyo guyiibwa ku alutaari ya Mukama Katonda wammwe, yo ennyama ne mugirya.

See the chapter Copy




Et 12:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements