Online Bible

- Advertisements -




Et 12:25 - Luganda Bible 2003

25 Temuugulyenga, byonna biryoke bibagenderenga bulungi, mmwe n'ezzadde lyammwe eriribaddirira, kubanga munaabanga mukoze ekyo Mukama ky'alaba nga kye kituufu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Bwe munaakwatanga ekiragiro ekyo, ne mutagulyako; abaana bammwe n'abazzukulu bammwe banaalabanga ebirungi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Togulyanga, olyoke obeerenga mu ddembe, ggwe, n’abaana bo, ng’okoze ebituufu mu maaso ga Mukama.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Togulyanga; olyoke olabenga ebirungi n'abaana bo abaliddawo, bw'onookolanga ekiri mu maaso ga Mukama ekirungi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Togulyanga, olyoke obeerenga bulungi, ggwe n'abaana bo abalikuddirira, kubanga oliba okoze ekisanyusa mu maaso g'Omukama.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Temuugulyenga, byonna biryoke bibagenderenga bulungi, mmwe n'ezzadde lyammwe eriribaddirira, kubanga munaabanga mukoze ekyo Mukama ky'alaba nga kye kituufu.

See the chapter Copy




Et 12:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements